Obusiraamu Mu Mwoyo N Ebikolwa

Abantu abaagala okubeera abaddu ba Allah abeesimbu, balina okutegeera Obusiraamu obw’omunda n’okutuukiriza amateeka gaabwo, okudda ku nzikiriza n’obwesimbu n’okugissa mu nkola mu bikolwa eby’okungulu wamu ne munda. Olw’obwetaavu obwo, omuwandiisi alambulula oludda lw’Obusiraamu olukwata ku mwoyo. Mu kusooka alambulula omusingi gwe nzikiriza n’ebigendererwamu. Olwo n’alondoola ebikwata ku ludda lw’omwoyo mu kusinza mu Busiraamu ng’agoberera empagi z’obukkiriza. Awa ekitangaala ku bigendererwa by’okusinza n’okuyiga mu byafaayo bya bannabbi ne banywanyi baabwe, n’eby’okulabirako okuva mu bulamu bw’Abasuufi. Essira ly’ateeka ku kugaba n’okwaayo zaka n’amateeka agafuga eby’enfuna by’Obusiraamu, ligenderera okuyambako mu kulwanyisa okwagala okw’ebintu.


Read In Other Languages

ARABIC
BULGARIAN
CHINESE
ENGLISH
FRENCH
GEORGIAN
GERMAN
HUNGARIAN
KAZAKH
KYRGYZ
PORTUGUESE
RUSSIAN
SPANISH
SWAHILI
TRADITIONAL CHINESE
UYGHUR